Kakati nkutadde
Ombadde nnyo ku mutima
Kyinzibuwalidde, kyinakuwaziza
Naye, nkutadde
Nayagala gwe wekka, nakulinda, naye nkutadde
Twasisinkana jjo
Wali mu birooto byange
Wajja n'okwagala n'amaziga
Nga nelowooza, Wanjagala? Wangumikiriza? Walinda? Nakwagalanga kumpi
Tondeka
Simanyi oba onzijukira
Watwala okwagala kwange
Sikunenya w'oba nga tewakimanya
Kakati ndoota essanyu
E'nakku njitadde, nsubira ssanyu gyerere
Wanjagala kubanga walaba ye, naye nkyakwagala
Njakukumanga, sirikuleka
Owagala, kabiite wange
Mbulira, tunaaberanga fenna
Nesiga
Nkwata emikono gyange
Tondekanga